Bya Nakaayi Rashidah Mu nsi yonna buli muntu akoze ebirungi asimibwa era y’emu ku nsonga lwaki 100.2 Galaxy FM, yavaayo dda okutandiika okusiima abayimbi ne bannakatemba abasukulumye ku bannabwe buli mwaka. Ne ku mulundi gunno, engule za Zzina Award zikomyewo ez’omulundi 5 era zitongozeddwa ku kitebe kya 100.2 Galaxy FM buli muntu okulonda omuntu we, […]
Bya Nakaayi Rashidah
Mu nsi yonna buli muntu akoze ebirungi asimibwa era y’emu ku nsonga lwaki 100.2 Galaxy FM, yavaayo dda okutandiika okusiima abayimbi ne bannakatemba abasukulumye ku bannabwe buli mwaka.
Ne ku mulundi gunno, engule za Zzina Award zikomyewo ez’omulundi 5 era zitongozeddwa ku kitebe kya 100.2 Galaxy FM buli muntu okulonda omuntu we, eyasinga mu mwaka ogwa 2017.
Abayimbi ne bannakatemba bangi nnyo abalondeddwa era okulonda omuntu yenna, olina okugenda ku Website ya 100.2 Galaxy FM “http://galaxyfm.co.ug/”.

Ku nsonga eyo, ssenkulu wa 100.2 Galaxy FM Dr Innocent Nahabwe agambye nti Zzina Award zigendereddwamu okusiima abantu bonna abalina kyebatuseeko.
Mungeri y’emu agambye nti Galaxy FM yakweyongera okutumbula ebitone by’abantu bonna mu ggwanga lino
Nga 29th, March, 2018, gye mikolo gy’okusiima abasukulumye ku bannabwe.
1-Breakthrough Artist
- Fik Fameica
- Latinum
- Nina Roz
- Topic Kasente
- Vinka

2-Best Song Writer
- Black Skin
- Dr. Brain
- Moze Radio
- Yese Oman Rafiki
3-Best Lugaflow/Rap Song
- Emyaka – Gravity
- Kale Bba – Da Agent
- Kutama – Fik Fameica
- Ssente Zange – Mun G
- Yes/No – Feffe Bussi

4-Best Lugaflow/Rap Artist
- Da Agent
- Feffe Bussi
- Fik Fameica
- Gravity
- Mun G
5-Best Contemporary/RnB Artist
- Fille
- Geosteady
- Lydia Jazmine
- Moses Radio
- Rema
6-Best Collaboration
- Big Bumpa – Kemishan + Mun G
- Gutamiiza – B2C + Radio And Weasel
- Overdose – Kent & Flosso (Voltage Music) + Vinka
- Owooma – Geosteady + Charly Na Nina
- Sitani Tonkema – Roden Y + Fik Fameica + Sheebah
- Tukigale – Eddy Yawe + Carol Nantongo
7-Best Inspirational Song
- Banyabo – Rema
- I’m Still Here – Juliana
- Soma – Pallaso
- Superwoman – Bobi Wine Featuring Nubian Li
- Tambula Nange – Moze Radio
8-Showbiz Personality
- Anita Fabiola
- Brian White
- Don Zella
- S.K Mbuga
- Zari
9-Best Comedian
- Dr. T. Amale
- Kapale
- Madrat & Chiko
- Mariachi
- Tata Sam
- Teacher Mpamire
10-Best Producer
- Andre
- Atin
- Danz Ku Mapeesa
- Eno Beats
- Kuseim
- Nessim
- The Weezy
11-Best Female Artist
- Cindy
- Fille
- Irene Ntale
- Rema
- Sheebah
- Spice Diana
12-Best Fans Team
- Sheebaholics
- Team B2C
- Team Radio And Weasel
- Team Spice Diana
13-Best Male Artist
- B2C
- David Lutalo
- Eddy Kenzo
- Fik Fameica
- Geosteady
- Ykee Benda
14-Best Afro Beat Song
- Muwe – Sheebah
- Nyongera – B2C
- Nze Mutuufu – Eddy Kenzo
- Overdose – Kent & Flosso + Vinka
- Superstar – Jose Chameleone
- Tikula – Rema
- Wololo – David Lutalo
15-Song Of The Year
- Gutamiiza – B2C Featuring Radio And Weasel
- Kutama – Fik Fameica
- Sitani Tonkema – Roden Y Featuring Fik Fameica & Sheebah
- Superman – Ykee Benda
- Tokendeeza – Geosteady
- Yo Sweet – Rema
16-Artist Of The Year
- B2C
- David Lutalo
- Fik Fameica
- Geosteady
- Rema
- Sheebah
- Ykee Benda
17-Best Dancehall Song
- Amanya Gange – Latinum
- Big Bumpa – Kemishan & Mun G
- Nzuuno – Rabadaba
- Pon Mi – DJ Slick Stuart & DJ Roja Featuring Beenie Gunter
- Up In Di Air – DJ Slick Stuart & DJ Roja Featuring Kemishan & Cindy
18-Best Dancehall Artist
- Beenie Gunter
- Cindy
- Kemishan
- Kent & Flosso (Voltage Music)
- Latinum
- Rabadaba
