Omuyimbi GNL Zamba ayongedde okulaga nti akomeddewo ddala mu kisaawe ky’okuyimba okuddamu okuvuganya mu Uganda. GNL Zamba awangalira mu ggwanga erya America era sabiti ewedde yafulumya oluyimba Who is Who, okwanukula n’okujjukiza bayimbi banne omuli Feffe Bussi, Gravity Omutujju, Da Agent n’abalala nti akyali munene nnyo ku bbo. Wabula mu kiseera kino GNL Zamba ne […]
Omuyimbi GNL Zamba ayongedde okulaga nti akomeddewo ddala mu kisaawe ky’okuyimba okuddamu okuvuganya mu Uganda.

GNL Zamba awangalira mu ggwanga erya America era sabiti ewedde yafulumya oluyimba Who is Who, okwanukula n’okujjukiza bayimbi banne omuli Feffe Bussi, Gravity Omutujju, Da Agent n’abalala nti akyali munene nnyo ku bbo.
Wabula mu kiseera kino GNL Zamba ne mukyala we Miriam Tamar bayingizaawo oluyimba olupya, olutumiddwa “Nsimbi” nga banyonyola ebikwata ku ssente.
