VIDIYO! Roden Y Kabaako atabukidde ku siteegi mu Zzina Sosh, abadigize bamwaniriza nga muzira, alaze omubiri

©GALAXY

Omuyimbi Roden Y Kabaako y’omu ku bayimbi mu Uganda abalina talenti y’okukyamusa abantu ku siteegi kuba ayimbisa maanyi era olunnaku olw’eggulo ku Lwomukaaga mu Zzina Sosh ku Kyadondo Rugby Grounds, yawuniikiriza abadigize. Kabaako yasobodde okuyimba ennyimba ezenjawulo omuli Number Emu, Sitani tonkema n’endala era yasobodde okugyamu essati nakyamula abantu. Ekivvulu we kyagweredde ng’abadigize bakiriza nti […]


Roden Y Kabaako ku siteegi
Roden Y Kabaako ku siteegi

Omuyimbi Roden Y Kabaako y’omu ku bayimbi mu Uganda abalina talenti y’okukyamusa abantu ku siteegi kuba ayimbisa maanyi era olunnaku olw’eggulo ku Lwomukaaga mu Zzina Sosh ku Kyadondo Rugby Grounds, yawuniikiriza abadigize.

Roden Y Kabaako ku siteegi
Roden Y Kabaako ku siteegi

Kabaako yasobodde okuyimba ennyimba ezenjawulo omuli Number Emu, Sitani tonkema n’endala era yasobodde okugyamu essati nakyamula abantu.

Roden Y Kabaako ku siteegi
Roden Y Kabaako ku siteegi

Ekivvulu we kyagweredde ng’abadigize bakiriza nti Kabaako, Gravity Omutujju, Fik Fameica, Spice Diana n’abalala bakoze nnyo okuyimirizaawo ekisaawe ky’okuyimba.