NZE SIBETAAGA! Taata w’omugenzi Kirumira akambuwadde, alayidde ku by’okuziika mutabani we, entekateeka efulumye

©GALAXY

Afande Muhammad Kirumira eyattiddwa olunnaku olw’eggulo ku Lwomukaaga, nga 8, September, 2018, agenda kuzikibwa olwaleero ku ssaawa 8 ez’emisana. Okusinzira ku taata w’omugenzi Abubaker Kawooya, mutabani we Kirumira wakuzikibwa Mpambire mu Disitulikiti ye Masaka. Agamba nti mutabani we yattiddwa nga balina okugoberera eddini omuntu okumuzikirawo kuba Gavumenti ne Poliisi tebayinza komyawo mutabani we. Mu kiseera […]


Afande Muhammad Kirumira eyattiddwa olunnaku olw’eggulo ku Lwomukaaga, nga 8, September, 2018, agenda kuzikibwa olwaleero ku ssaawa 8 ez’emisana.

Okusinzira ku taata w’omugenzi Abubaker Kawooya, mutabani we Kirumira wakuzikibwa Mpambire mu Disitulikiti ye Masaka.

Omugenzi Kirumira
Omugenzi Kirumira

Agamba nti mutabani we yattiddwa nga balina okugoberera eddini omuntu okumuzikirawo kuba Gavumenti ne Poliisi tebayinza komyawo mutabani we.

Mu kiseera kino, omubiri gw’omugenzi gukyali mu ggwanika ly’eddwaaliro e Mulago.

Lindirira ebisingawo…………..