CLEAN MONEY! Dr Jose Chameleon agudde mu ssente mu ggwanga erya Denmark, alaze eswagga

©GALAXY

Omuyimbi Dr Jose Chameleon ayitiddwa okukyamula abadigize mu ggwanga erya Denmark. Chameleon y’omu ku bayimbi mu ggwanga Uganda abawangalidde mu kisaawe ky’okuyimba era ku mulembe gwabwe, yavuganya Bobi Wine ne Bebe Cool era bonna bakyali bamaanyi mu ggwanga. Olwa talenti gya lina n’okuyimba obulungi, bamutegekedde ekivvulu mu kibuga Copenhagen, nga 3rd, November, 2018. Chameleon asobodde […]


Omuyimbi Dr Jose Chameleon ayitiddwa okukyamula abadigize mu ggwanga erya Denmark.

Chameleon y’omu ku bayimbi mu ggwanga Uganda abawangalidde mu kisaawe ky’okuyimba era ku mulembe gwabwe, yavuganya Bobi Wine ne Bebe Cool era bonna bakyali bamaanyi mu ggwanga.

Olwa talenti gya lina n’okuyimba obulungi, bamutegekedde ekivvulu mu kibuga Copenhagen, nga 3rd, November, 2018.

Chameleon asobodde okweyambisa omukutu ogwa Instagram okukowoola abawagizi be okuvaayo okumuwagira.