RIP! Akabenje mu kibuga, 40 bafudde omuli n’abaana, bataawa beyongedde

©GALAXY

Ensisi ebutikidde bannansi ba Kenya enkya ya leero, bbaasi abadde atambuza abasabaze okuva mu kibuga Nairobi okudda e Kisumu bwe yevulungudde emirundi egiwere, abantu 40 bafiriddewo mu kabenje ate abakoseddwa, batwaliddwa mu ddwaaliro nga bali mu mbeera embi. Okusinziira ku beerabiddeko nagaabwe, bbaasi abadde edduka nnyo, neeva ku luguudo neyefuula emirundi egiwerako. Kigambibwa ebadde etiise, […]


Ensisi ebutikidde bannansi ba Kenya enkya ya leero, bbaasi abadde atambuza abasabaze okuva mu kibuga Nairobi okudda e Kisumu bwe yevulungudde emirundi egiwere, abantu 40 bafiriddewo mu kabenje ate abakoseddwa, batwaliddwa mu ddwaaliro nga bali mu mbeera embi.

Okusinziira ku beerabiddeko nagaabwe, bbaasi abadde edduka nnyo, neeva ku luguudo neyefuula emirundi egiwerako.

Kigambibwa ebadde etiise, abantu abasukka 50, 40 bafiriddewo omuli n’abaana abato.

Poliisi etandiise okunoonyereza ekivuddeko akabenje.

Lindirira ebisingawo