SHUT UP! Abawagizi bavumye Kenzo lwa Bebe Cool, bamulangidde ebisongovu, basabye Rema okuyimba ‘Siri afrima’

©GALAXY

Abamu ku bannayuganda abagoberezi b’omuyimbi Eddy Kenzo bamutabukidde lwa Bebe Cool. Kenzo yasobodde okweyambisa omukutu ogwa Face Book okusaba bannayuganda okulonda Bebe Cool okuwangula “Award” ya afrima ng’omuyimbi omusajja asinga okuyimba mu East Africa. Mu bigambo bye, Kenzo yagambye nti “Vote for Bebe cool in afrima guys!! Tuyina okwegata mumbera nga eno bweti Team Uganda […]


Abamu ku bannayuganda abagoberezi b’omuyimbi Eddy Kenzo bamutabukidde lwa Bebe Cool.
Kenzo yasobodde okweyambisa omukutu ogwa Face Book okusaba bannayuganda okulonda Bebe Cool okuwangula “Award” ya afrima ng’omuyimbi omusajja asinga okuyimba mu East Africa.

Bebe Cool
Bebe Cool

Mu bigambo bye, Kenzo yagambye nti “Vote for Bebe cool in afrima guys!! Tuyina okwegata mumbera nga eno bweti Team Uganda let’s do this for our country. Vote vote vote. Together we can ??”. wabula bannayuganda bamutabukidde.