BEBE COOL GWE ASINGA! Rema akyamudde abantu olw’ennyambala okukyamula bba Kenzo, abawagizi basiimye Bebe Cool ku kyeyakola

©GALAXY

Abawagizi ba Rema Namakula basiimye omuyimbi Bebe Cool okuleeta Rema mu kisaawe ky’okuyimba n’okumulaga eri ensi. Banno basinzidde ku nnyambala ya Rema okutegeeza nti singa teyali Bebe Cool, tewali yanditegedde Rema mu nsi eno.   SK OMUZINNYI


Abawagizi ba Rema Namakula basiimye omuyimbi Bebe Cool okuleeta Rema mu kisaawe ky’okuyimba n’okumulaga eri ensi.
Banno basinzidde ku nnyambala ya Rema okutegeeza nti singa teyali Bebe Cool, tewali yanditegedde Rema mu nsi eno.