Douglas Lwanga owa NBS n’omukyala Linda Lisan beraze kyebayita amapenzi mu kibuga Dubai gye yamututte okulya obulamu. Douglas asobodde okulambuza omukyala ebifo ebyenjawulo okumulaga nti ye mukyala yekka ali mu birowoozo bye. Lindah mu ngeri y’okusiima, asobodde okulaga bba Douglas omukwano era obwedda batambula mu kibuga nga tebeefiirayo wabula okulowooza ku mukwano wakati wabwe. SK […]
Douglas Lwanga owa NBS n’omukyala Linda Lisan beraze kyebayita amapenzi mu kibuga Dubai gye yamututte okulya obulamu.
Douglas asobodde okulambuza omukyala ebifo ebyenjawulo okumulaga nti ye mukyala yekka ali mu birowoozo bye.
Lindah mu ngeri y’okusiima, asobodde okulaga bba Douglas omukwano era obwedda batambula mu kibuga nga tebeefiirayo wabula okulowooza ku mukwano wakati wabwe.