Mu Buganda, abaana abawala balina okusindikibwa mu Baseenga okubangulwa ku nsonga z’omukwano n’okubateekateeka mu ngeri ezenjawulo omuli okubayigiriza okukyalira ensiko. Mu mbeera eyo, buli muwala alina okukola ebintu ebyenjawulo, okusobola okuwangaza omukwano singa afuna omusajja. Mu kiseera kino, omuwala Omunakenya Tanasha Donna Oketch muninkini wa wa Diamond Platnumz alaze nti atageera kye bayita omukwano era […]
Mu Buganda, abaana abawala balina okusindikibwa mu Baseenga okubangulwa ku nsonga z’omukwano n’okubateekateeka mu ngeri ezenjawulo omuli okubayigiriza okukyalira ensiko.
Mu mbeera eyo, buli muwala alina okukola ebintu ebyenjawulo, okusobola okuwangaza omukwano singa afuna omusajja.

Mu kiseera kino, omuwala Omunakenya Tanasha Donna Oketch muninkini wa wa Diamond Platnumz alaze nti atageera kye bayita omukwano era mwetegefu okukuuma omukwano wakati we ne bba.
Tanasha yabadde ku Beach ne bba Platnumz era basobodde okweraga omukwano mu ngeri eyenjawulo.
https://www.instagram.com/p/BttME9OhNyI/
Platnumz yasobodde okukwata Kamera n’essimu okukuba Tanasha ebifaananyi ebyenjawulo.
Mu ngeri y’okusiima, Tanasha yawadde Platnumz omubiri gwe gwonna era yamwambalidde akagoye okulaga ebintu byonna omuli n’empale y’omunda, ebintu ebyalema Zari Hasan okukola mu lwatu.
https://www.instagram.com/p/BttddgLBpbM/