Kyaddaki omuyimbi Rema Namakula awadde ezimu ku nsonga lwaki yagobye mikwano gya bba Eddy Kenzo awaka e Seguku. Rema agamba nti amaka galina okuweebwa ekitiibwa era mikwano gya Kenzo girina kukoma ku situdiyo oba kw’offiisi. Mungeri y’emu agambye nti mikwano gya Kenzo babadde basukkiridde okung’anira awaka nga bamunoonya buli ssaawa, buli lunnaku. Agamba embeera eyo, […]
Kyaddaki omuyimbi Rema Namakula awadde ezimu ku nsonga lwaki yagobye mikwano gya bba Eddy Kenzo awaka e Seguku.
Rema agamba nti amaka galina okuweebwa ekitiibwa era mikwano gya Kenzo girina kukoma ku situdiyo oba kw’offiisi.
Mungeri y’emu agambye nti mikwano gya Kenzo babadde basukkiridde okung’anira awaka nga bamunoonya buli ssaawa, buli lunnaku.
Agamba embeera eyo, agikooye era awaka ayagalawo famire yokka, Kenzo balina kumusanga ku situdiyo oba kw’offiisi.

Rema agamba nti,” Seguku waka it’s not a house Open for everybody but it’s for family, okitegeera waka si offisi okitegedde naye nga waka era buli muntu ali entitled okubeera awaka, ali allowed to enter kuba nze ndi muntu w’abantu era you can see me ate nze mpangaala n’abantu bange“.
Edoboozi lya Rema