Omuyimbi Eddy Kenzo ayingizaawo ekyasi ky’oluyimba okwetekateeka okuddamu okuwangula engule ya BET. Vidiyo y’oluyimba ‘Ogwo’ yafulumiziddwa sabiti eno era yateekeddwa ku mukutu ogwa U-tube olunnaku olw’eggulo ku Mmande. Obulungi bwa Vidiyo n’amazina okuva mu kibiina kya Wembly, kabonero akalaga nti Kenzo amaliridde okuddamu okuwangula engule ya BET kuba mu Uganda yekka yagirina. SK OMUZINNYI
Omuyimbi Eddy Kenzo ayingizaawo ekyasi ky’oluyimba okwetekateeka okuddamu okuwangula engule ya BET.
Vidiyo y’oluyimba ‘Ogwo’ yafulumiziddwa sabiti eno era yateekeddwa ku mukutu ogwa U-tube olunnaku olw’eggulo ku Mmande.
Obulungi bwa Vidiyo n’amazina okuva mu kibiina kya Wembly, kabonero akalaga nti Kenzo amaliridde okuddamu okuwangula engule ya BET kuba mu Uganda yekka yagirina.