ANTI WAAYA! Wuuno omuzungu asinzidde okumalamu akagoba, tteepu eremedde mu kaseti n’awunga ku lawundi y’omukaaga, omukyala bimusobedde

©GALAXY

Mu nsi yonna, ebikolwa by’abasajja okulemera mu vuvuzera z’abakyala kweyongedde nga wanno mu Uganda bagamba nti ddogo kyokka tekimanyiddwa abazungu balowooza ki?. Mu mbeera eyo, wuuno omuzungu asinzidde okumalamu akagoba, tteepu eremedde mu kaseti n’awunga ku lawundi y’omukaaga era atwaliddwa mu ddwaaliro okuyambibwa wakati mu kuswala. Tekimanyiddwa lwaki embeera ebadde bwetyo kyokka omukyala bimusobedde kuba […]


Mu nsi yonna, ebikolwa by’abasajja okulemera mu vuvuzera z’abakyala kweyongedde nga wanno mu Uganda bagamba nti ddogo kyokka tekimanyiddwa abazungu balowooza ki?.

Mu mbeera eyo, wuuno omuzungu asinzidde okumalamu akagoba, tteepu eremedde mu kaseti n’awunga ku lawundi y’omukaaga era atwaliddwa mu ddwaaliro okuyambibwa wakati mu kuswala.

Tekimanyiddwa lwaki embeera ebadde bwetyo kyokka omukyala bimusobedde kuba abadde mu mbeera mbi nnyo ng’awulira obulumi olwa waaya okusigala mu vuvuera ng’akooye.

Wanno mu Uganda, singa mbeera eyo etuukawo, bangi balowooza kudduukira mu basawo b’ekinnansi kyokka abazungu badduukira mu malwaliro, abasawo okuyamba.

Olunnaku olw’enkya lindirira omusawo ng’anyonyola ebivaako ‘tteepu’ okulemera mu ‘kaseti’ n’okuwa abantu amagezi ku mbeera bwetyo.