Kyaddaki munnamawulire Faridah Nakazibwe abotodde ebyama lwaki abakyala bangi tebalina ssannyu mu bufumbo. Nakazibwe agamba nti kyewuunyisa omuntu gw’oyagala okuviirako okuleetera ebirowoozo ebisusse ate omuntu gw’otwala ng’omulabe, n’akugyako ebirowoozo, “isn’t it amazing how the people we love stress us and the strangers unknowingly act as stress relievers?”. Ebigambo bya Nakazibwe, bangi ku bannayuganda babitapuse mu […]
Kyaddaki munnamawulire Faridah Nakazibwe abotodde ebyama lwaki abakyala bangi tebalina ssannyu mu bufumbo.
Nakazibwe agamba nti kyewuunyisa omuntu gw’oyagala okuviirako okuleetera ebirowoozo ebisusse ate omuntu gw’otwala ng’omulabe, n’akugyako ebirowoozo, “isn’t it amazing how the people we love stress us and the strangers unknowingly act as stress relievers?”.
Ebigambo bya Nakazibwe, bangi ku bannayuganda babitapuse mu ngeri ezenjawulo era abamu bagambye nti, kirabika y’emu ku nsonga lwaki akyalemeddwa okuzaalira bba Umalu Sigala Ssali amanyikiddwa nga Dr. Omar Ssali kuba alina ‘Stess’ mu laavu yaabwe.
Ebigambo bya Nakazibwe ku mukutu ogwa Instagram, asinzidde ku vidiyo ya munnakatemba Teacher Mpamire kyokka bangi ku bantu babitapuse mu ngeri yaabwe.