Omugagga agadde amadduka ku kizimbe kya Qualicel mu Kampala abasuubuzi ne basattira, amaggye ne Poliisi biyiriddwa

©GALAXY

Bya Nalule Aminah Abasuubuzi mu Kampala abakolera ku kizimbe kya Qualicel arcade baasoberwa eka ne mu kibira, omugagga Drake Lubega bw’agaddewo agamu ku madduuka gaabwe. Kigambibwa abamu ku basuubuzi abagaliddwa amadduka gaabwe, babanjibwa ssente z’obupangisa era y’emu ku nsonga lwaki omugagga Lubega yekyaye. Mu kiseera kino Poliisi n’amaggye biyiriddwa okutangira abasuubuzi okwekalakaasa.     SK […]


Bya Nalule Aminah

Abasuubuzi mu Kampala abakolera ku kizimbe kya Qualicel arcade baasoberwa eka ne mu kibira, omugagga Drake Lubega bw’agaddewo agamu ku madduuka gaabwe.

Kigambibwa abamu ku basuubuzi abagaliddwa amadduka gaabwe, babanjibwa ssente z’obupangisa era y’emu ku nsonga lwaki omugagga Lubega yekyaye.
Mu kiseera kino Poliisi n’amaggye biyiriddwa okutangira abasuubuzi okwekalakaasa.