Wuuno Moddo Tanaya K. Henry okuva mu ggwanga erya America eyeegulidde erinnya mu kwolesa emisono mu ngeri ezenjawulo, ekimufudde omuntu ow’enjawulo ku balala. Tanaya mukyala Mumerika alina emyaka 30 yazaalibwa omukyala Tawnya Henry n’omwami Derrick Henry, mutuuze e Minneapolis, Minnesota era obwa moddo abukoledde okumala ebanga. Omulimu omulala “designer” era y’omu ku bakyala abalina ku […]
Wuuno Moddo Tanaya K. Henry okuva mu ggwanga erya America eyeegulidde erinnya mu kwolesa emisono mu ngeri ezenjawulo, ekimufudde omuntu ow’enjawulo ku balala.
Tanaya mukyala Mumerika alina emyaka 30 yazaalibwa omukyala Tawnya Henry n’omwami Derrick Henry, mutuuze e Minneapolis, Minnesota era obwa moddo abukoledde okumala ebanga.
Omulimu omulala “designer” era y’omu ku bakyala abalina ku ssente.