Omuyimbi Awilo Longomba alaze nti mu Africa y’omu ku bayimbi abalina abazinnyi ab’enjawulo abategeera kye bayita omuziki. Ku Lwokutaano, Awilo yabadde ku Serena mu Kampala mu kivvulu ekyasombodde abantu okuva mu bitundu by’eggwanga ebyenjawulo. Wakati mu kukuba omuziki, Awilo yayise omu ku badigize okuzina n’omu ku bazannyi be era enduulu yasanikidde ekifo kyonna olw’ebikola ebyabadde […]
Omuyimbi Awilo Longomba alaze nti mu Africa y’omu ku bayimbi abalina abazinnyi ab’enjawulo abategeera kye bayita omuziki.
Ku Lwokutaano, Awilo yabadde ku Serena mu Kampala mu kivvulu ekyasombodde abantu okuva mu bitundu by’eggwanga ebyenjawulo.
Wakati mu kukuba omuziki, Awilo yayise omu ku badigize okuzina n’omu ku bazannyi be era enduulu yasanikidde ekifo kyonna olw’ebikola ebyabadde ku siteegi wakati w’omusajja n’omuzinnyi.
Omuwala yalaze obukodyo obw’enjawulo ng’akirako ali mu kaboozi kuba yakoze obukodyo obwenjawulo ku siteegi, omusajja yasigadde ng’asabbaladde ne waaya okutabukira zzipu y’empale okugiremesa.