Kyaddaki Poliisi ekakasiza nga bwe waliwo abantu abakwatiddwa ku by’okuwamba omumerika Kimberly Sue Endicott ne gayidi Jean Paul Mirenge- Remezo eyali amulambuza sabiti ewedde mu Lwokubiri mu Queen Elizabeth National Park. Okusinzira ku mwogezi wa Poliisi mu ggwanga Afande Fred Enanga, ebitongole ebikuuma eddembe bisobodde okukola kyonna ekisoboka okukwata abantu abateeberezebwa okubeera mu lukwe lw’okuwamba […]
Kyaddaki Poliisi ekakasiza nga bwe waliwo abantu abakwatiddwa ku by’okuwamba omumerika Kimberly Sue Endicott ne gayidi Jean Paul Mirenge- Remezo eyali amulambuza sabiti ewedde mu Lwokubiri mu Queen Elizabeth National Park.
Okusinzira ku mwogezi wa Poliisi mu ggwanga Afande Fred Enanga, ebitongole ebikuuma eddembe bisobodde okukola kyonna ekisoboka okukwata abantu abateeberezebwa okubeera mu lukwe lw’okuwamba Kimberly ne munne Mirenge.
Ekiwandiiko kya Enanga
The joint security team actively investigating the kidnapping incident and successful recovery of an American tourist Ms. Kimberly Sue Endicott and a Senior Tour Guide, Jean Paul Mirenge- Remezo, has made some arrests of suspects, on suspicion of being involved in their kidnap.
The intelligence led operation which was calculated and tactical, in the early stages is now progressing unhindered, with raids and extensive searches in Kanungu district, where the suspects were arrested and the neighboring areas.
We want to applaud the Joint Security team, for ensuring the kidnapping incident, where the captors were armed, in a very dynamic setting, did not go wrong, and for their break through in attempts to crack down, the criminal gang.
We continue to remain committed to the safety of the community, and also thank all stakeholders including the US Embassy, the Tourism Sector, families and friends, and the Media for their patience and support during the recovery efforts.
CP Enanga Fred
Police Spokesperson
9th April 2019