Omukyala Zari Hassan ku myaka 38, alaze nti y’emu ku bakyala abasobodde okwekumira ku mulembe mu mbeera yonna. Zari wadde talina musajja amanyikiddwa mu kiseera kino, akola ebintu ebyenjawulo okulumya eyali bba Diamond Platnumz n’okweteeka ku muddaala gw’okunoonya omusajja alina waaya eyinza okumutuuka mu bunyomero. Zari ng’ali mu mazzi, wadde alina abaana bataano (5) ategeera […]
Omukyala Zari Hassan ku myaka 38, alaze nti y’emu ku bakyala abasobodde okwekumira ku mulembe mu mbeera yonna.
Zari wadde talina musajja amanyikiddwa mu kiseera kino, akola ebintu ebyenjawulo okulumya eyali bba Diamond Platnumz n’okweteeka ku muddaala gw’okunoonya omusajja alina waaya eyinza okumutuuka mu bunyomero.
Zari ng’ali mu mazzi, wadde alina abaana bataano (5) ategeera kye bayita okulya obulamu