VIDIYO! Omuwala tatidde kumugoba ku ssomero wadde okuswala mu maaso g’abayizi, awadde muganzi we essannyu, kiggweredde mu kibiina mu ntebe

©GALAXY

Mu nsi ng’abazadde batuuyana okunoonya ssente okutwala abaana ku massomero, ate ku ssomero bingi ebikolebwa, ebiyinza n’okuttula endwadde zaabwe. Mu mbeera eyo, waliwo akatambi ku mutimbagano gwa ‘facebook’ akayitingana ng’abayizi mu ssomero eritamanyiddwa bazina amazima agaswaza essomero, emyaka gyaabwe era waliwo okutya nti embeera eyo, eyinza okuvaako abaana okufuna embuto nga bakyali mu ssomero. Wadde […]


Mu nsi ng’abazadde batuuyana okunoonya ssente okutwala abaana ku massomero, ate ku ssomero bingi ebikolebwa, ebiyinza n’okuttula endwadde zaabwe.

Mu mbeera eyo, waliwo akatambi ku mutimbagano gwa ‘facebook’ akayitingana ng’abayizi mu ssomero eritamanyiddwa bazina amazima agaswaza essomero, emyaka gyaabwe era waliwo okutya nti embeera eyo, eyinza okuvaako abaana okufuna embuto nga bakyali mu ssomero.

Wadde abaana balina eddembe lyabwe, naye ekikolwa ekyo mu kibiina, muzadde ki wadde omusomesa ayinza okukiwagira?.

Abamu ku bannayuganda ku mutimbagano gwa Face Book bagamba nti omwana omuwala n’omulenzi wadde bantu bakulu, tebagwanidde kusigala mu bayizi banaabwe era abakulu b’essomero balina okubagoba.