EBIFAANANYI! Rema alaze Kenzo nti akyamalako mu kaboozi era tewali amuvuganya mu kunyeenya ekiwato, amusomozezza

©GALAXY

Mu nsi yonna, tewali musajja ayinza kwagala mukyala ateesobola bulungi mu nsonga z’omu kisenge. Mu mbeera eyo, Rema Namakula alaze ku myaka 27 akyali ‘Fiti’, ekimukumidde ku mutindo era y’emu ku nsonga lwaki bba Eddy Kenzo tayinza kumwabulira kuba yesobola bulungi nnyo mu mbeera yonna. Rema muwala mulungi, alina ku ssente era asobodde okukola kyonna […]


Mu nsi yonna, tewali musajja ayinza kwagala mukyala ateesobola bulungi mu nsonga z’omu kisenge.
Mu mbeera eyo, Rema Namakula alaze ku myaka 27 akyali ‘Fiti’, ekimukumidde ku mutindo era y’emu ku nsonga lwaki bba Eddy Kenzo tayinza kumwabulira kuba yesobola bulungi nnyo mu mbeera yonna.

Rema muwala mulungi, alina ku ssente era asobodde okukola kyonna okwekuumira ku mutindo kuba tewali musajja ayinza kuwangala na mukyala musiwuufu.