Lydia Jazmine y’omu ku bayimbi abakyamudde abadigize ku Agip Motel mu kibuga Mbarara ku wikendi era bangi ku basajja baasigadde basabbaladde mu maaso ga bakyala baabwe. Jazmine ku siteegi yayaniriziddwa mu ssanyu era abadigize bakubye enduulu wakati mu kunyenya ebiwato n’okulaga omukwano gwaabwe. Wadde Jazmine alina ennyimba mpitirivu, oluyimba You and Me, lwawadde nnyo abadigize […]
Lydia Jazmine y’omu ku bayimbi abakyamudde abadigize ku Agip Motel mu kibuga Mbarara ku wikendi era bangi ku basajja baasigadde basabbaladde mu maaso ga bakyala baabwe.
Jazmine ku siteegi yayaniriziddwa mu ssanyu era abadigize bakubye enduulu wakati mu kunyenya ebiwato n’okulaga omukwano gwaabwe.
Wadde Jazmine alina ennyimba mpitirivu, oluyimba You and Me, lwawadde nnyo abadigize essanyu n’okusingira ddala abaagalana.