Omuyimbi Winnie Nwagi alaze nti y’omu ku bakyala Katonda be yawa omubiri era y’emu ku nsonga lwaki abasajja bayayaana nga bamusaba ebintu. Nwagi y’omu ku bakyala abayimbi abasobodde okwekuumira ku mutindo mu mbeera zonna kuba omubiri gwe, abaami bangi abegomba okugukwatako wadde batono nnyo abafuna omukisa. Mu mbeera eyo, Nwagi asobodde okuteeka ekifaananyi kye ku […]
Omuyimbi Winnie Nwagi alaze nti y’omu ku bakyala Katonda be yawa omubiri era y’emu ku nsonga lwaki abasajja bayayaana nga bamusaba ebintu.
Nwagi y’omu ku bakyala abayimbi abasobodde okwekuumira ku mutindo mu mbeera zonna kuba omubiri gwe, abaami bangi abegomba okugukwatako wadde batono nnyo abafuna omukisa.
Mu mbeera eyo, Nwagi asobodde okuteeka ekifaananyi kye ku mukutu ogwa Instagram ng’ali mu kidiba ekiwugirwamu era bangi ku basajja basigadde waaya ziyomba olwa maaso okulaba ebintu ebinyuma okulibwa kyokka yo tebagiyambye wabula okugisiba.
Mu ngeri y’okusaaga, waliwo abantu ku mutimbagano abagambye nti Nwagi abadde anoonya mazzi ga vuvuzera kuba kirabika alina matono ng’abasajja bagabuuza.