AUDIO! Bobi Wine afulumizza ekyasi ky’oluyimba olukwata ku basirikale, ayogedde buli kimu, kino kye bayita talenti

©GALAXY

Bobi Wine alaze nti mu Uganda y’omu ku bayimbi abalina talenti y’okuyimba kuba asobodde okufulumya oluyimba olukwata mu mbeera eri mu ggwanga mu kiseera kino n’engeri gyayisibwamu ekitongole ekikuuma ddembe ekya Poliisi. Oluyimba, lugendereddwamu okumatiza abasirikale nti embeera eri mu ggwanga enyigiriza abantu bonna era buli kyakola agezaako kulwanirira enkyukakyuka eyinza okuyamba eggwanga lyonna era […]


Bobi Wine alaze nti mu Uganda y’omu ku bayimbi abalina talenti y’okuyimba kuba asobodde okufulumya oluyimba olukwata mu mbeera eri mu ggwanga mu kiseera kino n’engeri gyayisibwamu ekitongole ekikuuma ddembe ekya Poliisi.

Oluyimba, lugendereddwamu okumatiza abasirikale nti embeera eri mu ggwanga enyigiriza abantu bonna era buli kyakola agezaako kulwanirira enkyukakyuka eyinza okuyamba eggwanga lyonna era lutuumiddwa ‘Afande‘.

Okusinzira ku Bobi Wine, oluyimba lwonna lufulumizibwa olunnaku olwaleero ku Lwokuna.

Ekitundu ku luyimba