VIDIYO! Nwagi alaze lwaki teri musajja gwatya mu kaboozi, bibino by’akola okunafuya obusungu bwa waaya

©GALAXY

Omuyimbi Winnie Nwagi alaze lwaki bangi ku basajja bamulemeddeko nga basaba ebintu bye. Nwagi y’omu ku bakyala abategeera obulungi okukyusa ekiwato era mu mbeera eyo, abaami bangi bamwepikira mu kaboozi kyokka tekimanyiddwa oba mu kiseera kino alina omusajja. Mu ngeri y’okulaga nti tewali musajja yenna gwatya mu nsonga y’omukwano, alaze obukodyo obwenjawulo bw’asobola okweyambisa okukakanya […]


Omuyimbi Winnie Nwagi alaze lwaki bangi ku basajja bamulemeddeko nga basaba ebintu bye.

Nwagi y’omu ku bakyala abategeera obulungi okukyusa ekiwato era mu mbeera eyo, abaami bangi bamwepikira mu kaboozi kyokka tekimanyiddwa oba mu kiseera kino alina omusajja.

Mu ngeri y’okulaga nti tewali musajja yenna gwatya mu nsonga y’omukwano, alaze obukodyo obwenjawulo bw’asobola okweyambisa okukakanya obusungu bwa waaya eri omusajja yenna kuba ategeera kye bayita okukyusa ekiwato mu ngeri ezenjawulo.

 

View this post on Instagram

A post shared by WINNIE NWAGI (@winnienwagi)