VIDIYO! Yiino embeera SM Mbuga gy’alimu mu kkomera, yeesunga kuddamu kukwata ku vuvuzera ya Vivienne

©GALAXY

Mu kkomera mu ggwanga erya Sweden, SK Mbuga bamuvunaana kufera Omuzungu Sten Heinsoo enzaalwa ya Sweden. Ono nti yamuggyako obukadde 53 mu ssente z’e Sweden eziyitibwa Kronor (mu za Uganda zisukka obuwumbi 23). Sten naye ayagala Mbuga amuddize ssente zino ze yamuggyako mu lukujjukujju ng’amuyingizza mu ddiiru y’okumuguza zzaabu. Wabula Mbuga asobodde okusinzira mu kkomera […]


Mu kkomera mu ggwanga erya Sweden, SK Mbuga bamuvunaana kufera Omuzungu Sten Heinsoo enzaalwa ya Sweden. Ono nti yamuggyako obukadde 53 mu ssente z’e Sweden eziyitibwa Kronor (mu za Uganda zisukka obuwumbi 23).
Sten naye ayagala Mbuga amuddize ssente zino ze yamuggyako mu lukujjukujju ng’amuyingizza mu ddiiru y’okumuguza zzaabu.
Wabula Mbuga asobodde okusinzira mu kkomera okulaga ensi embeera gy’alimu era agambye nti ali bulungi kuba kati asobola bulungi nnyo okutambula.

Embeera ya SK Mbuga, kabonero akalaga nti mwetegefu nnyo okuddamu okukuba mukyala we Vivienne Chebet Mbuga amatooke singa asimatuuka ekkomera.