Enkolagana wakati w’omuyimbi Dr. Jose Chameleone ne Cindy Sanyu buli lunnaku yeyongera, ekiraga akabonero akalungi mu kutumbula ekisaawe ky’okuyimba. Cindy ne Chameleone babaddeko mu kifo ekimu ekisanyukirwamu mu Kampala era bakubye abadigize omuziki okulaga nti bategeera kye bakola. Mu ngeri y’okusomooza, Cindy yakubye Chameleone oluuso, olwawadde abadigize essanyu era Chameleone yatandise okuyimba ng’avumbeera kuba Cindy […]
Enkolagana wakati w’omuyimbi Dr. Jose Chameleone ne Cindy Sanyu buli lunnaku yeyongera, ekiraga akabonero akalungi mu kutumbula ekisaawe ky’okuyimba.
Cindy ne Chameleone babaddeko mu kifo ekimu ekisanyukirwamu mu Kampala era bakubye abadigize omuziki okulaga nti bategeera kye bakola.
Mu ngeri y’okusomooza, Cindy yakubye Chameleone oluuso, olwawadde abadigize essanyu era Chameleone yatandise okuyimba ng’avumbeera kuba Cindy yalaze nti amwepikira mu ngeri yonna.