EBIFAANANYI! Yiino enju amatiribona Sheebah mwasula e Munyonyo, kino kye bayita ssente

©GALAXY

Sheebah Kalungi alaze nti okukola ennyo y’engeri yokka omuntu yenna gyasobola okwetusaako kyeyetaaga. Sheebah agamba nti asobodde okweyambisa talenti y’okuyimba okunoonya ssente okwezimbira enju amatiribona e Munyonyo ng’omukyala. Enju ya bukadde bwa ssente era mu Uganda y’omu ku bakyala abalaze eky’okulabirako nti kisoboka.   SK OMUZINNYI


Sheebah Kalungi alaze nti okukola ennyo y’engeri yokka omuntu yenna gyasobola okwetusaako kyeyetaaga.
Sheebah agamba nti asobodde okweyambisa talenti y’okuyimba okunoonya ssente okwezimbira enju amatiribona e Munyonyo ng’omukyala.

Sheebah Kalungi
Sheebah Kalungi

Enju ya bukadde bwa ssente era mu Uganda y’omu ku bakyala abalaze eky’okulabirako nti kisoboka.