AUDIO! Omuyimbi Grenade ayogedde amazima ku by’okuzanyisa waaya mu muddumu gwa siwegi ku basajja ab’enjawulo, mpulira nswadde mu bantu

©GALAXY

Kyaddaki omuyimbi Grenade Official avuddeyo ku bigambibwa nti y’omu ku basajja abeegumbulidde okulya ebisiyaga. Grenade abadde nnyo ku mimwa gy’abantu ku by’okulya ebisiyaga omuli n’erinnya lya Eddy Kenzo okuwulikika nnyo nga bali mu kibuga Dubai omwaka oguwedde ogwa 2019. Wabula agamba nti waliwo abantu abalina ekigendererwa eky’okuttattana erinnya lye era y’emu ku nsonga lwaki bamulemeddeko […]


Kyaddaki omuyimbi Grenade Official avuddeyo ku bigambibwa nti y’omu ku basajja abeegumbulidde okulya ebisiyaga.
Grenade abadde nnyo ku mimwa gy’abantu ku by’okulya ebisiyaga omuli n’erinnya lya Eddy Kenzo okuwulikika nnyo nga bali mu kibuga Dubai omwaka oguwedde ogwa 2019.


Wabula agamba nti waliwo abantu abalina ekigendererwa eky’okuttattana erinnya lye era y’emu ku nsonga lwaki bamulemeddeko nti muli wa bisiyaga.

Grenade era agambye nti wadde abantu bamusibako matu ga mbuzi kumulisa ngo, byonna ebimwogerwako nti alya ebisiyaga, byonna ssi bituufu.

Eddoboozi lya Grenade

Livudde Ku Stage