TWESABIRE NNYO! Yiino ‘List’ eraga ensi 100 n’omuwendo gw’abantu abaakafa ‘CoronaVirus’ mu nsi yonna, abalwadde bali 552,600

©GALAXY

99SharesOlunnaku olwaleero, tukuletedde ‘List’ okuva mu nsi 100 eraga omuwendo gw’abantu abalwadde ba Corona Virus n’abaakafa mu nsi yonna. Mu kiseera kino Uganda erina abalwadde 18 kyokka abantu 552,600 bebalwadde mu nsi yonna, 25,042 bebaakafa werutukidde olwaleero ku Lwokutaano nga 27, March, 2020. ‘List’ eraga eggwanga, omuwendo gw’abantu abalwadde, abafudde, abafunye obujanjabi, era mu Kiseera […]


Olunnaku olwaleero, tukuletedde ‘List’ okuva mu nsi 100 eraga omuwendo gw’abantu abalwadde ba Corona Virus n’abaakafa mu nsi yonna.
Mu kiseera kino Uganda erina abalwadde 18 kyokka abantu 552,600 bebalwadde mu nsi yonna, 25,042 bebaakafa werutukidde olwaleero ku Lwokutaano nga 27, March, 2020.

‘List’ eraga eggwanga, omuwendo gw’abantu abalwadde, abafudde, abafunye obujanjabi, era mu Kiseera kino Italy yesiinga abantu abafudde nga bali 8,215, Spain erina 4,858 ate China 3,292.