VIDIYO! Wuuno omuwala asabbalaza abasajja mu Kalantini, yeetemye sipeeya nga bw’azina ng’akka okulaga ennyonta y’akaboozi

©GALAXY

105SharesMu kiseera ng’abantu bali mu Kalantini, nate omuwagizi w’omuyimbi Sheebah Kalungi, alese abasajja nga basabbaladde mu nnyumba zaabwe ate abalala amalusu nga bamira muganda. Sheebah asobodde okweyambisa omukutu ogwa Instagram okuteekayo vidiyo nga waliwo kyana kiwala, Katonda kye yawa omubiri ekitegeera okusomooza abasajja. Ekiwala kibadde kizinira ku luyimba lwa Sheebah, “Sweet Sensation” nga bw’azina ng’akka mu […]


Mu kiseera ng’abantu bali mu Kalantini, nate omuwagizi w’omuyimbi Sheebah Kalungi, alese abasajja nga basabbaladde mu nnyumba zaabwe ate abalala amalusu nga bamira muganda.

Sheebah asobodde okweyambisa omukutu ogwa Instagram okuteekayo vidiyo nga waliwo kyana kiwala, Katonda kye yawa omubiri ekitegeera okusomooza abasajja.

Ekiwala kibadde kizinira ku luyimba lwa Sheebah, “Sweet Sensation” nga bw’azina ng’akka mu ngeri y’okusomooza abalabi abali mu mayumba gaabwe abali mu Kalantini.

Vidiyo

https://www.instagram.com/p/B-o6a4njPcv/