164SharesMu nsi y’omukwano, omukyala yenna okufuna essanyu, alina okutuuka ku ntikko ng’ali mu kaboozi kuba y’engeri yokka eraga nti omukolo guwedde. Wabula Ssenga Kawomera agamba nti ennaku zino abaana abawala bangi begumbulidde omuzze gw’okulimba abasajja nti batuuse ku ntikko nga tebannaba. Ssenga Kawomera agamba nti waliwo ebintu bingi nnyo ebiyinza okuwaliriza omukyala yenna okulimba omusajja […]
Mu nsi y’omukwano, omukyala yenna okufuna essanyu, alina okutuuka ku ntikko ng’ali mu kaboozi kuba y’engeri yokka eraga nti omukolo guwedde.
Wabula Ssenga Kawomera agamba nti ennaku zino abaana abawala bangi begumbulidde omuzze gw’okulimba abasajja nti batuuse ku ntikko nga tebannaba.
Ssenga Kawomera agamba nti waliwo ebintu bingi nnyo ebiyinza okuwaliriza omukyala yenna okulimba omusajja nti atuuse ku ntikko.
Agamba nti abakyala batuuka ku ntikko mu ngeri ez’enjawulo era omusajja yenna okutegeera nti omukyala mufere, alina okumusoma obulungi enneyisa nga bali mu kikolwa.
Ssenga agamba nti singa omukyala atuuka ku ntikko, amazzi galina enjawulo yamaanyi n’omusulo kyokka abasajja abamu babalimba ne babafukira.
Mungeri y’emu agamba nti omukyala yenna singa atuuka ku ntikko, alina okunafuwa kyokka abamu befuula nti batuuse ku ntikko nga balimba.
Olunnaku olw’enkya lindirira ebirala