AUDIO ENKAMBWE! Frank Gashumba aggyeyo ebyama by’omugenzi Kasirye Ggwanga, abadde adduukiridde omulanga gwa Nnadduli waaya kuvuganya vuvuzera

©GALAXY

Direkita wa Sisimuka Uganda Frank Gashumba abikudde ebyama ku mugenzi Kasirye Ggwanga eyaziikiddwa omwezi guno e Busujju. Ggwanga yafiiridde ku myaka 68 mu ddwaaliro e Nakasero mu Kampala ddaala lya Maj. Gen. Wabula Gashumba agamba nti omugenzi Ggwanga abadde musajja nnyo kuba weyafiiridde ng’alina abaana abato abayonka. Gashumba agamba nti alina essuubi okuzaalayo omwana omulenzi mu […]


Direkita wa Sisimuka Uganda Frank Gashumba abikudde ebyama ku mugenzi Kasirye Ggwanga eyaziikiddwa omwezi guno e Busujju.

Ggwanga yafiiridde ku myaka 68 mu ddwaaliro e Nakasero mu Kampala ddaala lya Maj. Gen.

Wabula Gashumba agamba nti omugenzi Ggwanga abadde musajja nnyo kuba weyafiiridde ng’alina abaana abato abayonka.

Gashumba agamba nti alina essuubi okuzaalayo omwana omulenzi mu bulamu bwe kuba ne Ggwanga wadde abadde musajja mukadde, asobodde okuzaala abaana ku myaka gye.

Eddoboozi lya Gashumba