Oluvanyuma lwa Rema Namakula okusuulawo omuyimbi Eddy Kenzo ku lwa Dr. Hamzah Ssebunya, bangi ku bawagizi baamusaba okuwasa Lydia Jazmine kuba naye mukyala mulungi nnyo. Abawagizi ba Kenzo bagamba nti Jazmine mukyala alina empisa, alabika bulungi ate naye alina talenti mu kuyimba era yagwanidde okudda mu bigere bya Rema. Wadde Kenzo tannaba kusalawo oba ddala […]
Oluvanyuma lwa Rema Namakula okusuulawo omuyimbi Eddy Kenzo ku lwa Dr. Hamzah Ssebunya, bangi ku bawagizi baamusaba okuwasa Lydia Jazmine kuba naye mukyala mulungi nnyo.
Abawagizi ba Kenzo bagamba nti Jazmine mukyala alina empisa, alabika bulungi ate naye alina talenti mu kuyimba era yagwanidde okudda mu bigere bya Rema.
Wadde Kenzo tannaba kusalawo oba ddala Jazmine ayinza okudda mu bigere bya Rema, olunnaku olwaleero tukuletedde ebimu ku bifaananyi bya Jazmine.