EBIFAANANYI! Lydia Jazmine ayongedde okulumya abayaaye, alaze omutima gw’ebbeere okusabbalaza bannanyini Solido

©GALAXY

Omuyimbi Lydia Jazmine buli lunnaku akola ebintu ebyenjawulo okwongera okulumya abayaaye abamwepikira mu nsonga z’omukwano. Kigambibwa Jazmine ali mu laavu ne muyimbi munne Fik Fameica era y’emu ku nsonga lwaki balina oluyimba ‘Binji’ okulaga ensi nti ebyabwe bitambula bulungi nnyo. Ku mukutu ogwa Instagram, Jazmine ataddeyo ebifaananyi ng’ali mu bugoye okwongera okulumya abantu. SK OMUZINNYI


Omuyimbi Lydia Jazmine buli lunnaku akola ebintu ebyenjawulo okwongera okulumya abayaaye abamwepikira mu nsonga z’omukwano.
Kigambibwa Jazmine ali mu laavu ne muyimbi munne Fik Fameica era y’emu ku nsonga lwaki balina oluyimba ‘Binji’ okulaga ensi nti ebyabwe bitambula bulungi nnyo.

Ku mukutu ogwa Instagram, Jazmine ataddeyo ebifaananyi ng’ali mu bugoye okwongera okulumya abantu.