VIDIYO! Wuuno omwana bamukutte asinda omukwano ne Muka Kitaawe, amukubye peneti mu kasonda ka ttaapu n'ekaaba, bamukubye kibooko 10 abatuuze
Wuuno omwana akubiddwa emiggo bw’asangiddwa ng’ali mu kaboozi ne Muka Kitaawe omuto mu bitundu bye Iganga.
Omwana Yacub Kibiina abadde mu kusinda mukwano ne nnyina omuto Brenda Mwamini, ekirese abatuuze mu ggoombolola y’e Nabaale nga basobeddwa.
Abatuuze batabukidde omwana okudda ku nnyina okwerigomba.
Taata Kuzayifa Bikiina awunze olw’omwana okudda ku mukyala we, ekintu eky’obuswavu.
Wabula ssentebe w’ekyalo Swaib Muko asiimye abatuuze olw’okwewala okutwalira amateeka mu ngalo.
Omwana Kibiina akubiddwa kibooko 10 mu lukiiko lw’abatuuze lwa kudda ku nnyina okwerigomba.
Abamu ku batuuze bagamba nti abasajja okuwasa abawala abato, y’emu ku nsonga lwaki omutabani asangiddwa ng’ali ne nnyina omuto mu kikolwa.
Abatuuze bagamba nti omusajja alaga nti mukulu nnyo ku muwala era eyinza okuba emu ku nsonga lwaki, omuwala yakkiriza okusinda omukwano n’omutabani kuba bali mu myaka gye gimu.
Ssenga Kawomera ayogedde!
Ssenga agamba nti omuwala omuto alina okufuna omusajja ng’alina amaanyi g’omu kisenge n’okunyumisa omuzannyo.
Agamba nti wadde kiswaza maama okwebaka n’omwana, naye omusajja okuwasa omuwala omuto kyokka nga talina budde bwe, buli muwala yenna asobola okukola ensobi.
Ssenga Kawomera agamba nti obufumbo butegeeza ebintu bingi naye ensonga y’okusanyusa munno mu kisenge, y’emu ku mpagi eziyimirizaawo essanyu n’okuwangaza amaka.
Maama Mwamini ayogedde!
Omukyala agamba nti wadde alina omusajja, munafu nnyo mu nsonga z’omu kisenge nga kizibu nnyo okugenda rawundi 2 omulundi gumu.
Agamba nti wadde yakoze nsobi okwebaka n’omutabani, yabadde alina ennyonta y’omukwano kyokka omusajja abadde asukkiridde okwebuzabuza.
Agamba nti omusajja ayinza okulabikako mu nsonga z’omu kisenge, emirundi gumu (1) mu sabiiti 2 kyokka omubiri gusigala gubanja.
Asabye bba okumusonyiwa kuba ye okwebuzabuza, y’emu ku nsonga lwaki yakoze nsobi n’omwana mutabani we.
Omwana Kibiina avuddemu omwasi!
Kibiina agamba nti maama abadde amuwa ekitiibwa wadde muwala muto kyokka olwa taata obutabaawo, maama yamuwaliriza okwebaka naye.
Asabye kitaawe okumusonyiwa kuba sitani yamukemye okudda ku nnyina.
Agamba nti agenda kunoonya engeri yonna gy’ayinza okusaba kitaawe okumusonyiwa.
VIDIYO
Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.facebook.com/GalaxyFm1002/videos/205212174862635